Buganda Youth Council

Buganda Youth Council Buganda Youth Council is the arm of Buganda Government that leads all youth in the Kingdom of Buganda.

20/04/2025
Ssaabawandiisi w'Abavubuka mu Buganda akubirizza abavubuka okubaako bye bakola babeere n'obusobozi obweyimirizaawo beewa...
20/04/2025

Ssaabawandiisi w'Abavubuka mu Buganda akubirizza abavubuka okubaako bye bakola babeere n'obusobozi obweyimirizaawo beewale okukozesebwa abeenonyeza ebyabwe naddala mu biseera by'akalulu

Ono abadde yeetabye mu kusaba kw'amazuukira ga Yesu Kristo e Namukozi ku St Andrews Cathedral

Munnankobazambogo Kiruluuta Yusuf Nkerettanyi awagidde emisinde gy'Amazaalibwa ga Kabaka era agamba ye n'abantu ba Kabak...
03/04/2025

Munnankobazambogo Kiruluuta Yusuf Nkerettanyi awagidde emisinde gy'Amazaalibwa ga Kabaka era agamba ye n'abantu ba Kabaka baaguliddde emijoozi mu Kalungu East bajja kuddukira mu Ssaza e Buddu.

Minisita bw'abadde amukwasa emijoozi, asanyuddwa nnyo okuwulira nti ono yeteekateeka kuyingira bukulembeze mu Gavumenti eyawakati, era wano akunze abavubuka ba Buganda okwenygira mu bukulembeze obw'emitendera egy'enjawulo kasita basigala ku nnyingo y'okuweereza Nnyinimu.


Buganda Kingdom

Olunaku lw'eggulo Zambogo Makerere University tuguze emijoozi gya kakadde kamu mw'emitwalo ena era nga ffe tukize ku mat...
03/04/2025

Olunaku lw'eggulo Zambogo Makerere University tuguze emijoozi gya kakadde kamu mw'emitwalo ena era nga ffe tukize ku matendekero amalala n'amasomero agaguze emijoozi olwaleero era gitukwasiddwa minisita wa bavubuka ebitone n'emizannyo Owek.

Bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda nga bayita mu , beegasse ku nteekateeka y'okukunga abavubuka okwetaba mu   okuta...
03/04/2025

Bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda nga bayita mu , beegasse ku nteekateeka y'okukunga abavubuka okwetaba mu okutangira abaana abawala obulwadde bwa mukenenya. Bano bakulembeddwamu owe Bugerere ne owe Buddu.

Tusimbudde  |
01/02/2025

Tusimbudde

|

Tutuusa okusaasira kwaffe eri ab’omumaka ga Hon Segirinya Muhamad, abooluganda, abantu ba Kawempe North Constituency, Ob...
09/01/2025

Tutuusa okusaasira kwaffe eri ab’omumaka ga Hon Segirinya Muhamad, abooluganda, abantu ba Kawempe North Constituency, Obuganda ne banna uganda bonna okutwalira awamu.

Tusaaliddwa nnyo olw’okufa kw’omubaka era muvubuka munaffe Segirinya Muhamad, Tusaba Katonda omwoyo gwe agulamuze kisa era aguwummuze mirembe.

Anaajjukirwanga olw’okulafuubana n’okukakalukana mu kulwanirira eddembe ly’obuntu wamu n’okusitula embeera z’abantu abawansi.

Kabaka Mutebi II: Abavubuka tubakubiriza obutassa kintu kyonna mu nkola nga temwetegerezza oba okwebuuza ku bantu abakul...
24/12/2024

Kabaka Mutebi II: Abavubuka tubakubiriza obutassa kintu kyonna mu nkola nga temwetegerezza oba okwebuuza ku bantu abakulu

Okola mulimu ki muvubuka munnaffe?Jangu otwegatteko nga 15 ne 16 mu Lubiri e Mengo okwolesa omulimu gw'okola abantu bong...
10/11/2024

Okola mulimu ki muvubuka munnaffe?

Jangu otwegatteko nga 15 ne 16 mu Lubiri e Mengo okwolesa omulimu gw'okola abantu bongere okugutegeera ogaziye akatale ko

 : Ku Lwomukaaga luno nga 9 Museenene Amasomero n'amatendekero omuli   bagenda kuttunka okwawulako abalenzi ku basajja.T...
07/11/2024

: Ku Lwomukaaga luno nga 9 Museenene Amasomero n'amatendekero omuli bagenda kuttunka okwawulako abalenzi ku basajja.

Tosubwa

Twebaza Abavubuka abakedde okwenyigira mu nteekateeka y'okulongoosa ekibuga Kampala  . Ekikolwa kino kyataaga n'abalala ...
26/10/2024

Twebaza Abavubuka abakedde okwenyigira mu nteekateeka y'okulongoosa ekibuga Kampala . Ekikolwa kino kyataaga n'abalala bakirabireko.

Ba Ssentebe b'Ebyalo ng'oggyeko okulinda abaagala 'Stamp' tusitukiremu okukunga abantu balongoosa ebyalo byaffe, tukuume obuyonjo

Address

KAMPALA
Mengo

Telephone

+256772069574

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Buganda Youth Council posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Organization

Send a message to Buganda Youth Council:

Share