13/12/2025
π· *WRESTLING YOUR CHILDREN OUT OF THE WRONG HANDS*
βοΈβοΈβοΈ *_PARENTING SERRIES_*
ππ 2 CORINTHIANS 12: 14
14 *Laba, omulundi ogw'okusatu kaakano nneeteeseteese okujja gye muli; so siribazitoowerera: kubanga sinoonya byammwe, wabula mmwe: kubanga tekigwanira abaana okuterekeranga abakadde, wabula abakadde okuterekeranga abaana*.
βοΈβοΈ Abaana tekigwanira kola investment ku lw'abazadde naye abazadde balina okola savings, investments ku lw'Abaana babwe. Nina okolera Abaana bange. *_Nina okusavinga ssente, obudde, era nga planning future abaana webagenda okubera_*. How can we do this? Mainly three things to be done ππ»ππ»ππ»ππ»
β
*_Quality Education:_* Buvunanyizibwa bwange okuwa abaana bange quality education gyensobola. Omwana ne bwaba mu UPE, Ovunanyizibwa okumugulira Uniform, ekyemisana, ebitabo etc. Quality Education buvunanyizibwa bwa muzadde, you're saving up for your child.
β
*_Healthcare_:* Nina okukasa nti Omwana afuuna obunjanjabi, ayambala, alabirirwa era akula nga alina self - esteem nga yekkiririzamu.
β
*_Exposure_:* Omuzadde oteekeddwa okuwa Omwana wo Exposure.
ππ EKYAMATEEKA 6: 6 - 7
6 *Era ebigambo bino bye nkulagira leero binaabanga ku mutima gwo:*
7 *era onoonyiikiranga okubiyigiriza abaana bo, era onoobyogerangako bw'onootuulanga mu nnyumba yo, era bw'onootambuliranga mu kkubo, era bw'onoogalamiranga, era bw'onoogolokokanga:*
Emu ku buvunanyizibwa bwaffe kutambulako n'abaana baffe. *_Nze mugezi w'omwana wange era Nina okufuba okulaba nga abaana balambuza ebibuga ebyenjawulo_*. Exposure builds unity, confidence and it creates more wisdom to your children.
ππ ENGERO 13:22
22 *Omuntu omulungi alekera obusika abaana b'abaana be: N'obugagga bw'oyo alina ebibi buterekerwa omutuukirivu*.
Abaana n'abazukulu bange balina okulya ku byange era tulina okola investment. Ogenda kulaga otya abaana bo Katonda wo nga abazukulu bo tebalina busika.
β
*_Taking disciplinary measures on my children_*. Twafunw Eddembe ly'omuntu tetukyayagala kuneenya ku baana baffe π. Awo Sitani netumuwa omwaganya eri abaana baffe π’.
ππ ENGERO 22: 15
15 *Obusirusiru busibibwa mu mutima gw'omwana omuto; Naye omuggo ogukangavvula gulibugobera wala okuva gy'ali*.
Kya butonde Omwana omuto okola ebitali bya magezi naye okubonerezebwa kubimugyamu π€Ίπ€Ί. *_Sula omuggo oyonoone Omwana_* π€. Buvunanyizibwa bwaffe to discipline our children.
ππ ENGERO 1: 8
8 *Mwana wange, wulira okuyigirizanga kwa kitaawo, So tova mu tteeka lya nnyoko:*
Maama alina okubako eteeka lyasimba ewakka. Weewaawo Mukama Nsaba Amagezi nsobole okuuza Abaana bange abawesa Katonda ekitiibwa mu Linya lya Yesu Omwana wa Katonda Omulamu π.
*Thanks Pastor David for the inspiring and encouraging morning Devotions. May God bless you Beyond Measures and Reward you Endlessly*ππππππππππππππππ