22/07/2026
*KINO KIRANGO KYAMANGU!!!*
NAKWEEDE NETWORK FOUNDATION nga ekolagana ne INTERCOS UGANDA bategese olusiisira Lw'eby'obulamu ku ndwadde z'amatu Zonna.
Abantu bonna abalina obuzibu bw'amatu, omuli:
- Okulumwa kw'amatu
- Okuwulira obubi
- Okutonnya kw'amatu
- Okuvuga kw'amatu
N'endwadde endala zonna ezikwata ku matu
mukubirizibwa okujja mufuna okwekebejjebwa n'okuweebwa obujjanjabi. (Medication)
Olunaku: 8/08/2026
Ekifo: Awo ku office za Woman - MP Opposite Brac Kayunga Town
Tegezaako Yenna gwomanyi Alina obuzibu ku Matu.
Bajja kugaba N'obuuma Obuyambako Mu kuwulira ( Assistive Listening Devices )ALDs.
WEWAANDIISE MANGU KATI
Kuba ku simu Eno kati
0741 401 438