Dreams Expert 256

Dreams Expert 256 KALONDOOZI MEDIA

Bulabe ki obuyinza okuva mukuggalawo Best Hotel🤔🤔🤔?
20/04/2026

Bulabe ki obuyinza okuva mukuggalawo Best Hotel🤔🤔🤔?

Olutalo wakati wa Iran ne US-Isreal akadde konna lwandiddamu obuto oluvannyuma lw'amawanga gano okulemererwa okutuuka ku...
20/04/2026

Olutalo wakati wa Iran ne US-Isreal akadde konna lwandiddamu obuto oluvannyuma lw'amawanga gano okulemererwa okutuuka ku ndagaano ey'emirembe.

W'osomera bino nga ekiro ekikeesezza olwaleero amagye ga America agasiisidde ku kazinga Hormuz gakubye Tank y'a mafuta eya Iran ebadde egezaako okuwaguza eyite kumisanvu egyateereddwaawo America.

Mumbeera yeemu America eri mukusomba eby'okulwanyisa zzisa byalo n'ennyonyi ennwanyi okubitwala mu Isreal okusinziira awo ate lukoye.

  avuddeyo n'akukkulumira abantu abatandise okumulumiriza okweteera obutambi obuli mukusaasaanira emitimbagano nga ali b...
19/04/2026

avuddeyo n'akukkulumira abantu abatandise okumulumiriza okweteera obutambi obuli mukusaasaanira emitimbagano nga ali bukunya "n'eky'abula kuddole" kye kungulu, n'ekigendererwa eky'okutumbula oluyimba kwe olupya.

Nfaanfe wa Alien Skin, Nax agamba nti abamwogerako bino bamusibako matu gambuzi kumuliisa ngo, kubanga obutambi bwateereddwa omu kumikwano gye n'ekigendererwa eky'okumutyoboola.
.

Sandra Nax yatuyiiyeemu bu nudoozi😀. Abwetaaze follow   ojje ku watstapp 0757754429.
18/04/2026

Sandra Nax yatuyiiyeemu bu nudoozi😀. Abwetaaze follow ojje ku watstapp 0757754429.

Police ekutte n'eggalira omusajja kalibutemu akutte ejjambiya n'alumba essomero lya Ggaba Early School day Care, n'ateem...
02/04/2026

Police ekutte n'eggalira omusajja kalibutemu akutte ejjambiya n'alumba essomero lya Ggaba Early School day Care, n'ateemaatema abaana bana nebafiirawo mbulaga.

Poliisi egamba nti etandise okunonyereza ekiviiriddeko ettemu lino.
.

Omukulembeze wa America Donal Trump abogodde n'akkaatiriza nga bw'agenda okukuba Eggwanga lya Iran mu weeks bbiri ezijja...
02/04/2026

Omukulembeze wa America Donal Trump abogodde n'akkaatiriza nga bw'agenda okukuba Eggwanga lya Iran mu weeks bbiri ezijja ajisiimuule ku map y'ensi yonna.
Trump bino ebyogeredde mu lukuŋaana lw'abannamawulire n'ategeeza nti kati k'ekadde Iran eroze kubukambwe bwa America.

Wabula Trump ategeezezza amawanga agaganyi okugyegattako okununula akazinga ka Straight of Hormuz, nti goolekedde akaseera akazibu ak'ebbeeyi y'amafuta eyawaggulu, newankubadde nga kino tekigenda kukosa USA erina agajimalira ddala.
.

Bulu Juma, the NRM Chairperson for Naluvule, has thanked the leadership teams instrumental in securing President Museven...
31/03/2026

Bulu Juma, the NRM Chairperson for Naluvule, has thanked the leadership teams instrumental in securing President Museveni’s latest five-year term.

​Justine Mbabazzi: The Wakiso RDC and Head of all RDCs was singled out for her "exceptional work" in mobilizing the district and executing government development programs.

#​Juma has also extended gratitude to the State House Local Department and the NRM Secretariat at Kyadondo for their strategic support.
​Mr. Lwanga Charles (Deputy RDC of Nansana) was recognized for his commitment to the party’s success.
​Chairman Juma emphasized that this victory was a result of coordinated efforts, ensuring that Uganda continues its path of progress under the President’s leadership.
.

The NRM Chairperson for Naluvule in Wakiso District, Mr. Bulu Juma, has expressed his sincere gratitude to the key leade...
31/03/2026

The NRM Chairperson for Naluvule in Wakiso District, Mr. Bulu Juma, has expressed his sincere gratitude to the key leadership teams and individuals who played a pivotal role in securing another five-year term for H.E. President Yoweri Kaguta Museveni.

​Mr. Juma particularly highlighted the exceptional work of the RDC of Wakiso District and Head of all RDCs in Uganda, Hajjat Justine Mbabazzi. He credited the election success to her dedicated implementation of government development programs and her tireless efforts in mobilizing the district.

​Furthermore, he extended his thanks to the State House Local Department, the NRM Secretariat at Kyadondo, and the Deputy RDC of Nansana, Mr. Lwanga Charles, for their collective commitment to the NRM’s victory. According to the Chairperson, these coordinated efforts have ensured the continued progress of the nation under the President's leadership.
.

24/03/2026

Okuloota ngovuba ebtennyanha nokwasa- guba mukisa gwa kufuna.

Sentebe wa Nrm e Naluvule mu munisipaali y'e Nansana, District y'e Wakiso, Bulungu Juma, akunze banna Wakiso bonna wamu ...
11/03/2026

Sentebe wa Nrm e Naluvule mu munisipaali y'e Nansana, District y'e Wakiso, Bulungu Juma, akunze banna Wakiso bonna wamu n'abawagizi ba Pulezidenti M7, okuvaayo mu bungi beeyiwe mukisaawe e Kololo ku lwokutaano lwa Wiiki eno ku mukolo ogugendereddwaamu okujaguza obuwanguzi ssentebe waabwe bweyatuukako.

Bulu agambye nti omukolo guno tegusosodde oyo eyalonda M7 n'ataamulonda, wabula nti gwabonna abali wansi w'obukulembeze bwa NRM, era nga bingi ebigenda okusanyusa abantu wamu n'eby'okulya n'okunywa enkumu.
.

13/02/2026

Singa olaba omuntu gwotomanyi nga akuwa ssente naddala eza Dollar- weesuneko kuba obulamu bwo sibwakusigala kyekimu ebisera ebija

11/02/2026

Okuloota abafu, ebintu ebiddugavu, empologoma, ebinnya, okudda ku ssomero, obubenje- oyo Kabaka Bulamu yakusumbuwa.

Address

Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Dreams Expert 256 posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Organization

Send a message to Dreams Expert 256:

Share